All Uganda news

Bukedde TV

Subscribe to Bukedde TV feed Bukedde TV
The most recent articles
Updated: 1 hour 19 min ago

Steven Kiprotich agumizza bannayuganda mu za IAAF World Championship

Sat, 03/25/2017 - 17:36

NNANTAMEGGWA w’empaka z’Olympics eza 2012 Stephen Kiprotich, agumizza Bannayuganda nga ttiimu bw’egenda okukola obulungi mu mpaka za IAAF World Cross Country Championship. Uganda enkya (Ssande), y’emu...

Asbel Kiprop munnakenya aweze okujojobya banne mu IAAF Championship

Sat, 03/25/2017 - 17:36

MUNNAKENYA Asbel  Kiprop, aweze okufulula abantu ng’alwana okuwangulira eggwanga lye zaabu mu mpaka za IAAF World Cross Country Championship ezigenda okubeera e Kololo enkya (Ssande). Asbel, abadde...

Full Figure omwana wa bandi omunyize ki?

Sat, 03/25/2017 - 17:36

ONO mwana mulenzi alifa tazzeemu kusemberera muyimbi Full Figure kuba kyonna kye yamukoze oba kye yamunyize alifa akirojja. Full Figure omuyimbi wa ragga yabadde mu bbaala ya Mzanzi e Namungoona gye...

Gashumba yakoowa okumuyimiriza ku mikolo

Sat, 03/25/2017 - 14:36

FRANK Gashumba kirabika yakoowa okumuyimiriza ku mikolo n’okumutuuza ku butebe obumunyiga kwe kusalawo okutambula n’akatebe ke. Omukulu ono bwe yabadde mu kusaabira omugenzi Andrew Felix Kaweesi mu...

Omuyimbi omuto Nassuuna abbye ‘Sho’ ku kabaga ke

Sat, 03/25/2017 - 14:36

MUSAAYI muto, Rashad Nassuuna (owookusatu ku kkono) abbye ‘sho’ ku kabaga k’okujaguza amazaalibwa ge. Nassuuna eyayimba Nkumira maama, Ntwala, Education n’endala. Nassuuna muwala wa Jackie Nakazzi ne...

Yadduse n’ebyomu nju n’andeka ne bbebi

Sat, 03/25/2017 - 14:36

OMUSAJJA yansudde mu nnyumba n’omwana n’agenda n’ebintu byonna. Yasoose kumpa ssente za ntambula noonye omulimu era nagenze okudda nasanze taliiwo. Nze Shikirah Namatovu 23, mbeera Kalambi. Tubadde...

Okutwalira amateeka mu ngalooweggombolola tekwamutaliza;Bwete abaamutta baamuteebereza kubba mwana

Sat, 03/25/2017 - 14:36

Bya Ssalongo Richard Kayiira BWETE yalaajana nnyo nga bw’abuuza abaali bamukuba nti: Bannange temummanyi? Nze Ggombolola Chief!’ Kyamubuukako ng’abantu abaali beekaaliisa bamwanukula kimu nti; “Totubuulira...

Eyakoze obutujju e London azuuliddwa

Sat, 03/25/2017 - 14:36

POLIISI ya Bungereza etegeezezza nga bw’ezudde omusajja ayitibwa Khalid Masood nga ye yakoze ettemu eryabadde e Westminister, kyokka nga naye yattiddwa poliisi mu bulumbaganyi buno. Masood, 52, yazaalibwa...

Mmengo efulumizza enteekateeka z’ebikujjuko by’amazaalibwa ga Kabaka

Sat, 03/25/2017 - 14:36

MMENGO efulumizza enteekateeka y’ebikujjuko ebigenda okukolebwa mu kujaguza amazaalibwa ga Kabaka aga 62 ag’okubeera ku Lubiri High School- Buloba Campus mu ssaza ly’e Busiro nga April 13,2017. Omumyuka...

Omuyimbi Ronald Mayinja alaze ensonga lwaki yeegasse ku DP

Sat, 03/25/2017 - 14:36

OMUYIMBI Ronald Mayinja yeegasse ku kibiina kya DP n’ategeeza nti aludde ng’alumwa abamu ku bakulembeze b’ekibiina nga Betty Nambooze Bakireke engeri gye bakirwaniriramu kyokka nga babalemesa. Yagambye...

Bamugobye mu nnyumba ne yetta

Sat, 03/25/2017 - 14:36

OMUSAJJA nnannyini nnyumba gwe yawadde omwezi gumu okuvaamu bamusanze afudde. Abbey Kawuma Sebuliba 49, yasangiddwa mu nnyumba e Kawempe, Lugoba ng’afudde. Baliraanwa baategeezezza nti baawulidde ekifundu...

Kayihura akoze enkyukakyuka mu baserikale ba poliisi

Sat, 03/25/2017 - 14:36

OMUDUUMIZI wa poliisi mu ggwanga, Gen. Kale Kayihura akoze enkyukakyuka mu baserikale 48, n’addira bana okuva mu kitongole ky’ebidduka n’abazza mu kitongole ky’ebikwekweto. Mu kiwandiiko ekyafulumiziddwa...

Nantaba nvaako -Kayihura

Sat, 03/25/2017 - 11:35

MINISITA omubeezi owa tekinologiya, Aidah Nantaba alumirizza omuduumizi wa Poliisi mu ggwanga, Gen. Kale Kayihura nti amutambulirako era ali mu kutya olw’engeri abaserikale abakulemberwa Kayihura gye bamubuzizzaako...

Owapoliisi abadde akola ne Kaweesi alaze engeri gye babadda babalaalikamu okubatta

Sat, 03/25/2017 - 11:35

OFIISA wa poliisi abadde akola ne Andrew Felix Kaweesi aleese obujulizi omuli n’obubaka ku ssimu ng’abatemu beewera okutta! Obubaka obumu busoma nti, “Ne bw’onaabeera ne ba ‘Esikooti’ (abakuumi) bameka,...

Uganda ewangudde zaabu mu z'ensi yonna

Fri, 03/24/2017 - 20:35

Bya THOMAS MURUKA, Austria Empaka za Olympics w'abaliko obulemu e Austria Semi fayinolo: Uganda 2 -1 South Korea Fiyinolo: Uganda 2 -1 Bangladesh  KAPITEENI wa ttiimu ya Uganda eyagenda...

Abakulu mu Poliisi balambudde Nnamwandu wa Kaweesi ne bbebi mu ddwaliro

Fri, 03/24/2017 - 20:35

Annet Nabwami Kaweesi yazadde eggulo ku Lwokuna ku ssaawa 7:00 ez’emisana era yabategeezezza nti ye ne bbebi we bali mu mbeera nnungi. Nabwami akyajjanjabirwa mu ddwaaliro ly’e Nakaseero ku mwaaliro...

'Mwewandise okwetaba mu misinde gya Kabaka'

Fri, 03/24/2017 - 17:35

OKWEWANDIISA okwetaba mu misinde gya Kabaka egy'amazaalibwa ag'emyaka 62 kweyongeddemu ebbugumu oluvanyuma lwa Ssentebe w'olukiiko olugitegeka okuvaayo n'akunga abantu okwewandiisa. Okwewandiisa kwa...

Musaayimuto awonyezza Uganda okuswalira e Kenya mu gw'omukwano

Fri, 03/24/2017 - 17:35

Mu gw’omukwano Kenya 1-1 Uganda Kenya Harambee Stars 1-0 Uganda Cranes Waiswa omuzannyi wa Vipers SC mu liigi y’eggwanga, eya babinywera eya Azam Uganda Premier league abadde azannya omupiira...

Ke nfunye ggwe siriddamu kutagala-Chris Evans

Fri, 03/24/2017 - 17:35

Omuyimbi Chris Evans kafulu mu kukuba omuziki gwa laavu. Azze akuba ennyimba nga ‘Rihana, Mulungi, Bw’olonda, Linda, Ndi kusasulaki’ n’endala ezimutunze mu bantu. Kati aleese ‘Siritagala’ olw’omukwano...

Olutalo lubaluseewo mu Kadongo kamu nga bategeka okujaguza emyaka 60 ku Freedom City

Fri, 03/24/2017 - 17:35

NG’ABAYIMBI ba Kadongokamu bajaguza emyaka 60 mu nsiike y’okuyimba, wabaluseewo obutakkaanya mu bakulembeze ekireeseewo okutabulwa mu bayimbi. Okusika omuguwa kuli wakati wa Ssentebe w’olukiiko olubafuga,...

Pages