All Uganda news

Bukedde TV

Subscribe to Bukedde TV feed Bukedde TV
The most recent articles
Updated: 2 hours 24 min ago

Embwa ya poliisi ewemukkiizza abafumbo

Thu, 07/28/2016 - 12:46

Bya Ssennabulya Baagalayina         EMBWA ya Poliisi enkonzi y'olusu yawemukiirizza abafumbo bwe yabatadde mu musango gw’okubba ente n’embuzi z’abatuuze ne bazibaagira ku nsiko n’oluvannyuma ne batunda...

Obulippo obuli mu kugoba Abachina mu maduuka

Thu, 07/28/2016 - 10:09

Bya KIZITO MUSOKE NE HANNINGTON NKALUBO EKITONGOLE ekivunaanyizibwa ku kuyingiza abantu mu ggwanga, kitegeezezza nti ekimu ku bireetedde bamusigansimbi abava ebweru okutandika okukola emirimu emitono,...

Muleete Machar nga mulamu oba nga mufu-Kiir

Thu, 07/28/2016 - 09:46

JUBA, Lwakusatu PULEZIDENTI wa South Sudan, Gen. Salva Kiir afulumizzaawo ekiragiro eri amagye ga SPLA okukwata oba okutta Dr. Riek Machar. Ekiragiro kino, Kiir ekiwadde omuduumizi w’amagye ga South...

SACCO ya Palamenti etutte Mathius Nsubuga mu kkooti lwa bbanja lya bukadde 59

Thu, 07/28/2016 - 00:45

OMUWANDIISI w’ekibiina kya DP era abadde omubaka wa Bukoto South mu Palamenti Mathius Nsubuga atwaliddwa mu kkooti lwa kulyazamaanya SACCO ya Palamenti. Nsubuga atwaliddwa mu kkooti etawuluza enkyayaana...

Janet Museveni y'anaakulembera Uganda mu Olympics e Brazil

Wed, 07/27/2016 - 21:45

Bya BARNABUS IGA MATOVU ................................................................................... MINISITA w’Ebyenjigiriza n’Ebyemizannyo, Janet Museveni y’anaakulembera ttiimu ya Uganda...

Gitawo akkirizza okufunyisa mwanamuwala Rashidah olubuto

Wed, 07/27/2016 - 21:45

Cameroon Gitawo  ng’amannya ge amatuufu ye Chris Mbibo omu ku Bannayuganda abakolera e South Africa avuddeyo ku by’okufunisa Rashidah omu ku bawala embooko z’omu Kampala olubuto, n'agamba nti olubuto lulwe...

Kapere olumuzaalidde omusika n'awaga: 'Omwana mufunye kati njagala kyapa mpone omuzigo'

Wed, 07/27/2016 - 21:45

KAZANNYIRIZI w’Amalula, Kapere kati awunya mata. Oluzadde omusika n’abuukula nti ‘‘ababadde bansekera kye kiseera okusirika kubanga kati nange ndi musajja sikyayitibwa muvubuka.’’ Kapere eyasangiddwa...

Ggwe anoonya obufumbo bino biyinza okukugobako omusajja

Wed, 07/27/2016 - 21:45

ABASAJJA bangi abeegoba ku bawala be bafunye mu kiseera ekitono ddala. Batandika omukwano mu ggiya kyokka mu bbanga ttono ne baawukana. Wammanga ze zimu ku nsonga ezivaako obuzibu buno: 1 Okubasabiriza...

Amazzi agannyogoga gongera amaanyi

Wed, 07/27/2016 - 21:45

ABASAJJA abaagala okutwala ebbanga eddene mu kaboozi mwekwate amazzi agannyogoga. Kino abakugu mu ssaayansi kye bazudde. Ate naddala bw‛onaaba amazzi gano mu kaseera ng‛omazeemu akagoba, oyunga mangu safaali...

BUKEDDE W’OLWOKUNA ALIMU BINO BY’OTOLINA KUSUBWA

Wed, 07/27/2016 - 21:45

BUKEDDE W’OLWOKUNA ALIMU BINO BY’OTOLINA KUSUBWA E South Sudan byongedde okutabuka, Pulezidenti Salva Kiir alagidde abajaasi be okuyigga abadde omumyuka we, Reik Machar bamutte. Abayizi ba pulayimale...

SACCO ya Palamenti etutte Mathius Nsubuga lwa bbanja lya bukadde 59

Wed, 07/27/2016 - 21:45

OMUWANDIISI w’ekibiina kya DP era abadde omubaka wa Bukoto South mu Palamenti Mathius Nsubuga atwaliddwa mu kkooti lwa kulyazamaanya SACCO ya Palamenti. Nsubuga atwaliddwa mu kkooti etawuluza enkyayaana...

Paasita alimbyelimbye muzzukulu we ne kasooli omwokye n'amusobyako

Wed, 07/27/2016 - 21:45

OMUSUMBA w’Abalokole e Mpigi poliisi emukutte lwa kusobya ku muzzukulu we ow’emyaka 5. Charles Wasswa, omusumba w’Ekkanisa ya Redeemed Church e Luwunga mu ggombolola y’e Kituntu mu disitulikiti y’e...

SACCO ya Palamenti etuttte Mathias Nsubuga lwa bbanja lya bukadde 59

Wed, 07/27/2016 - 18:45

OMUWANDIISI w’ekibiina kya DP era abadde omubaka wa Bukoto South mu Palamenti Mathius Nsubuga atwaliddwa mu kkooti lwa kulyazamaanya SACCO ya Palamenti. Nsubuga atwaliddwa mu kkooti etawuluza enkyayaana...

Abakungu ba Villa beerangidde ebisongovu

Wed, 07/27/2016 - 18:45

OMWEZI gumu gwokka gumaze abatendesi ba SC Villa n'akulira emirimu mu ttiimu eno okutabuka. Kino kyavudde ku Ivan Kakembo, akulira emirimu mu ttiimu eno, okutegeeza Deo Sserwadda ne batendesi banne...

Abatuuze bakozesezza bannaabwe bulungibwansi ku mpaka

Wed, 07/27/2016 - 18:45

OWOOMULUKA gw’e Bweyeeyo mu ggombolola ya Kabaka ey’e Luweero mu Bulemeezi, Abdul Kabengwa alumbye aba LC abataagala kugamba ku bantu kukola bulungibwansi. Yabadde n’abatuuze ku Mmande nga basaawa okuziba...

Abawala bakwatiddwa mu kikwekweto ky’abatambuza enjaga

Wed, 07/27/2016 - 18:45

POLIISI y’e Maganjo ekoze ekikwekweto n’ekwata abatambuza enjaga mu bitundu nga Kyebando, Kaleerwe, Makindye n’awalala. Okubakwata kivudde ku bumenyi bw’amateeka obweyongedde mu kitundu obuva ku bavubuka...

Balirwana ba Kabaka boogedde bw'abayisa: 'Kabaka y’ampa ekyokulya'

Wed, 07/27/2016 - 18:45

NGA tujjukira Amatikkira ga Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ag’omulundi ogwa 23, Bukedde buli lunaku afulumya emboozi ku matikkira gano. Leero ALICE NAMUTEBI alaze bamuliraanwa ba Kabaka e Kireka mu Kiyudaaya...

Balirwana be boogedde bw'abayisa: ‘Siryerabira lwe twamutwalira kkubo lya musaalaba’

Wed, 07/27/2016 - 18:45

NGA tujjukira Amatikkira ga Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ag’omulundi ogwa 23, Bukedde buli lunaku afulumya emboozi ku matikkira gano. Leero ALICE NAMUTEBI alaze bamuliraanwa ba Kabaka e Kireka mu Kiyudaaya...

Leero mu okikola otya: Musiitwa okukwata ebifaananyi akuzimbyemu goloofa kw'okomya amaaso!

Wed, 07/27/2016 - 18:45

Alex Edward Musiitwa 27, mukubi wa bifaananyi n’okukwata entambi ku mikolo. Mutuuze w’e Nalumunye - Katale. Azaalibwa omwami David Musisi n’omukyala Esther Musisi ab’e Mukono, Nassuuti. Era nnannyini kkampuni...

Embeera ya Polof. Mukiibi tennalongooka

Wed, 07/27/2016 - 18:45

EMBEERA ya Polof. Lawrence Mukiibi nnannyini masomero ga St. Lawrence, eyagudde ku kabenje ku lw’e Masaka n’atwalibwa mu ddwaaliro n’ebisago eby’amaanyi tennalongooka. Mukiibi akyakuumirwa mu kasenga...

Pages