All Uganda news

Bukedde TV

Subscribe to Bukedde TV feed Bukedde TV
The most recent articles
Updated: 7 min 42 sec ago

Njagala kulinnya ku bbaati omwaka guno

Wed, 01/11/2017 - 19:14

Mukwano weebale kumalako mwaka? Naawe weebale kugumalako. Wabula gwanyumye gwe gwakusanze wa? Wonna we gwansanze ky’oba omanya gwansanze mu maaso ga Mutonzi. Leka naawe, kati ggwe anyirira...

Sikyalira basajja be simanyi

Wed, 01/11/2017 - 19:14

Nnyabo bw’onkubayo akafaananyi nkafuna ddi? Nvaako munnange ani akugambye nti ndi mukubi wa bifaananyi? Nkulabye okutte kamera ne ηηamba kankwesooke ononkuba ku mukolo gwange. Nakugambye dda siri...

Abasumba balumbye Bujingo lwa kulaga ssente ze yakuηηaanyizza n'azirangirira mu lujjudde

Wed, 01/11/2017 - 19:14

ABASUMBA b'abalokole batadde akaka ku mbalirira ya musumba munnaabwe owa House of Prayer Ministries, Aloysius Bujingo gye yafulumizza eya ssente ze yakuη− ηaanyizza mu kusaba okumalako omwaka kwe yategese...

Eggwanika lya KCCA temuli ssente!

Wed, 01/11/2017 - 19:14

EGGWANIKA lya KCCA liweddemu ssente Jennifer Musisi Ssemakula n’awandiikira minisita Beti Namisango Kamya amutaase. Ekitongole kya UMEME kitegeka kubasalako masannyalaze ku nguudo ate n’abakozi tebakyalina...

Luuluno olukalala lw'abanene abaguzizza Gavt. ettaka ne bayoola omudidi

Wed, 01/11/2017 - 19:14

Gen. Salim Saleh akutte obuwumbi bwa ssente mu ttaka lye yagula e Nakaseke. Y’omu ku balandiroodi 306 abagabanye obuwumbi obusoba mu 100 mu kuguza gavumenti ettaka okuli abasenze. Ng’ayita mu Kkampuni...

Engeri amasannyalaze agongezeddwa gye gakosezza bizinensi

Wed, 01/11/2017 - 19:14

Bya HERBERT MUSOKE EKITONGOLE ekivunaanyizibwa ku kugereka ebisale by’amasannyalaze mu Uganda ekya Electricity Regulatory Authority (ERA) kyayongezza bbeeyi y’amasannyalaze okuviira ddala ku gakozesebwa...

Bamukutte alambuza Abachina ettaka lya Gavt. alibaguze mu lukujjukujju

Wed, 01/11/2017 - 16:14

POLIISI y’e Mpigi ng’eri n’abakungu b’ekitongole ky’ebibira ekya NFA bakutte Abachina babiri n’omusajja abadde abalambuza ettaka ly’ekibira kya Gavumenti n’ekigendererwa ky’okulibaguza mu lukujjukujju....

Embeera embi abasuubuzi b’omu akeedi gye bakoleramu

Wed, 01/11/2017 - 16:14

Bya Martin Ndijjo EMBEERA abasuubuzi b’omu Kampala gye bakoleramu yeeraliikirizza abaddukanya Kampala Central. Kino kyeyolekedde mu mbeera embi mwe bakolera eteeka obulamu bwabwe mu katyabaga. Abasuubuzi...

Seya, amaanyi akyageewulira!

Wed, 01/11/2017 - 16:14

MUNNAMATEEKA John Katende era nnannyini Ebonies olwatuuse mu Theatre La Bonita n’alengera mukulu munne Alhajji Nasser Ntege Sebaggala abangi gwe bamanyi nga Seya n’agenda okumubuuzaako. Yamusise mu...

Ebyana bisazeeko David Lutalo ku siteegi

Wed, 01/11/2017 - 16:14

ENNYIMBA z’omuyimbi David Lutalo naddala ez’omukwano zinyumira ebyana era buli lw’alinnya ku siteegi nga bimulumba okuzinako naye era libeera ssanyu jjereere. Lutalo alina akabaga ke yabaddeko n’asumulula...

Omuyimbi Papa Cidy adduse ewa Chameleone

Wed, 01/11/2017 - 16:14

OMUYIMBI Papa Cidy  ayabulidde Jose Chameleone n’agenda yeeyiiye. Agamba nti emyaka 8 gy’amaze mu kibiina kino akuze era kati kye kiseera okwetongola akulaakulanye ekitone kye. Oluvuddeyo n’afulumya...

Ab'essiga Eddamuzi baanukudde Kadaga

Wed, 01/11/2017 - 16:14

BYA JOYCE NAKATO Essiga Eddamuzi lyanukudde Sipiika Rebecca Kadaga ku kiragiro ekyafulumiziddwa amyuka Ssaabalamuzi w'eggwanga, Steven Kavuma nga kikugira Palamenti okwogera ku kasiimo ak'obuwumbi 6...

Cristiano Ronaldo agugumbudde aba Barcelona

Wed, 01/11/2017 - 16:14

CRISTIANO Ronaldo owa Real Madrid alangidde abazannyi ba Barcelona ennugu oluvannyuma lw’abazannyi bano okugaana okwetaba ku mukolo kwe yalondeddwa FIFA ng’omuzannyi eyasinga okwaka omwaka oguwedde. ...

Amasang’anzira g’oku Fairway gatemagana nga mukene

Wed, 01/11/2017 - 16:14

Bya MARTIN NDIJJO ENDABIKA y’amasang’anzira g’oku Fairway Hotel ku Yusuf Lule Road eyongedde okucamula Kampala. Ng’oggyeko omulimu ogubadde gugenda mu maaso okugiddaabiriza n’okuzimba obuguudo...

Bawannyondo bagobye abakadde mu nnyumba

Wed, 01/11/2017 - 16:14

ABAKADDE bawannyondo ba kkooti be baasuulidde ebintu ebweru balaajanidde omuduumizi wa poliisi mu ggwanga Gen. Kale Kayihura okubayamba okussa mu nkola ekiragiro kya kkooti ekiyimiriza omugagga obutabasengula....

Omuwala eyansibisa namusanga yapaala dda n’abasajja abalala

Wed, 01/11/2017 - 16:14

NZE Issa Sekamwa omutuuze mu kibuga Luweero ng’era ndi muyimbi. Wadde ndiko obulemu, nsobola ndi musajja mulema naye nga nsobola okwekolera ne mbaawo. Nnatuuka nga ηηanza omuwala gwe nnalowooza nti...

Eby’abalongo sibitegeera

Wed, 01/11/2017 - 16:14

NNINA emyaka 17 naye eby’okukyalira ensiko sibitegeera. Nkole ntya? EMYAKA gy’olina kye kiseera okyalira eniko. Naye omuntu omutuufu okukuyamba alina kubeera ssenga wo ng’omwesiga ate ng’akwagaliza....

Mirundi bamulumirizza okubba ettaka

Wed, 01/11/2017 - 16:14

Bya KIZITO MUSOKE LIPOOTI y’omubalirizi w’ebitabo bya Gavumenti erumirizza Tamale Mirundi, eyali munnamawulire wa Pulezidenti okubulankanya ettaka ly’ettendekero ly’eby’emikono ekiseera we yabeerera...

Pages