All Uganda news

Bukedde TV

Subscribe to Bukedde TV feed Bukedde TV
The most recent articles
Updated: 7 min 21 sec ago

Ssabalabirizi Nkoyooyo e Bungereza; Ensimbi ezimujjanjaba zikyabuze

Wed, 01/11/2017 - 10:14

Bya Catherine Lutwama Ssabalabirizi eyawummula Livingstone Mpalanyi Nkoyoyo yetaaga emitwalo gya Pound mukaaga (obukadde 270 ) okujjanjabwa e Bungereza. Bishop Nkoyoyo ajjanjabirwa mu St. Mary's...

Tamale Mirundi bamulumirizza okubba ettaka

Tue, 01/10/2017 - 22:12

LIPOOTI y’omubalirizi w’ebitabo bya Gavumenti erumirizza Tamale Mirundi, eyali munnamawulire wa Pulezidenti okubulankanya ettaka ly’ettendekero ly’eby’emikono ekiseera we yabeerera mu ofiisi. Lipooti...

BUKEDDE W’OLWOKUSATU AKULEETEDDE EBINTU 5 BY’OTOLINA KUSUBWA

Tue, 01/10/2017 - 22:12

Tukulaze lwaki Pulezidenti Museveni aggyewo Katumba Wamala n’aleeta omugigi gw’abavubuka. Katumba Wamala alaze ekiddako. Ebyabadde ku kkooti Enkulu ng’abantu batabukira Winnie Byannyima ku by’okweyimirira...

Wulira omuziki...

Tue, 01/10/2017 - 22:12

MMWE ababadde balowooza nti abajaasi bamanyi kukuba mmundu ne ttiyaggaasi muli ku bikadde. Bwe bafuna akadde akadigida bakoonera ddala ddansi. Wiiki ewedde abajaasi mu nkambi y’amagye e Kasajjagirwa...

Gen. Saleh aleese bayinvesita b’omuziki

Tue, 01/10/2017 - 22:12

MU May wa 2016, abayimbi baagenda ewa Gen. Salim Saleh nga baagala abawe ssente bazimbe ekifo eky’omulembe we bakolera ebivvulu. Wabula baali tebeetegese bulungi ne balemwa okumumatiza n’abagoba baddeyo...

Naye Naluwooza, olukindo teruupasuke!

Tue, 01/10/2017 - 22:12

EMYEZI giri ebiri bukya omuzinyi wa Ziza Bafana, Eva Naluwooza azaala. Newankubadde akyali nnakawere, alina ebintu by’akola ne bitiisa abantu naddala abakazi abazadde. Alina akabaga akamu ke yabaddeko...

Lukwago atabukidde mu lukiiko lwa KCCA Jennifer Musisi n’amwebalama

Tue, 01/10/2017 - 22:12

LOODI meeya, Erias Lukwago atabukidde mu lukiiiko lw’atuuzizza okumunnyonnyola lwaki ssente zibaweddeko n’assa abakozi b’ekitongole ku nninga kyokka dayirekita wa Kampala Jennifer Musisi n’amwebalama....

Kadaga atabukidde Kavuma ku kiragiro ekigaana Palamenti okuteesa ku nsonga z'abaalya ez'amafuta

Tue, 01/10/2017 - 22:12

BYA NAKATO JOYCE Ababaka ba Palamenti nga bakulembeddwaamu Sipiika Rebecca Kadaga batabukidde amyuka Ssaabawolereza wa gavumenti, Mwesigwa Rukutana olw’okugezaako okulemesa Palamenti okukubaganya ebirowoozo...

Ebya Kanyamunyu okweyimirirwa bigudde butaka: Ababaka, Anywa ne Otto batiisizza okwabulira FDC lwa Byanyima kumweyimirira

Tue, 01/10/2017 - 19:12

AKAVUYO kabaluseewo ku kkooti enkulu ababaka ba Palamenti okuli Beatrice Anywa ne Odongo Otto nga bali n'abeηηanda z'omugenzi Kenneth Akena bwe bawakkanyizza ekya Winnie Byanyima okuvaayo okweyimirira...

Eyasuula bbebi we mu kaabuyonjo bamusibye emyaka 2

Tue, 01/10/2017 - 19:12

BYA YUDAYA NALWEGAYO OMULAMUZI omukulu mu kkooti e Ntebe, Mary Kaitesi Kisakye akalize omuwala Shifah Nakitende ow'emyaka 28 nga mutuuze w'e Katabi-Busambaga mu Katabi Town Council okwebaka mu nkomyo...

Kisoboka okwosa n’otogenda mu nsonga

Tue, 01/10/2017 - 19:12

Kisoboka omuntu okumala emyezi ebiri ng’agenda mu nsonga ate ng’ali lubuto? Oba omukyala ayinza obutagenda mu nsonga okumala emyezi ebiri nga tali lubuto? Kino kisoboka. Omukyala ayinza okugenda mu...

Nfuna amabwa

Tue, 01/10/2017 - 19:12

Nze Jane nnina emyaka 23. Buli lwe nnegatta ne baze nfuna amabwa. OKUSOOKERA ddala oba ofuna amabwa naddala ate nga gakomawo ate mu kifo kimu kitegeeza olina obulwadde. Ekirala munno ayinza okubeera...

Omukyala takyatuuka ku ntikko

Tue, 01/10/2017 - 19:12

NFUBA okulaba nga ntuusa mukyala wange ku ntikko naye nze nzekka atuukayo. Kino luli tekyaliwo nga tannazaala. Njagala okumanya omukyala ono takyanjagala oba? Abakyala nga bannakawere oba nga batandise...

Lwaki takyalina bwagazi?

Tue, 01/10/2017 - 19:12

Mukazi wange okuva lwe yazaala omwana asooka teyaddamu kufuna busimu oba olw’okuba teyakyalira nsiko? OKUKYALIRA ensiko si kwekuleeta obusimu oba si kwe kuleeta obwagazi. Omukyala yenna azaalibwa abeera...

Palamenti eyiye mu Cranes obukadde 215

Tue, 01/10/2017 - 19:12

By Joyce Nakato Palamenti edduukiridde enteekateeka za Uganda Cranes ez'okwetaba mu mpaka za AFCON n'obukadde bwa ssente 215. Kino kiddiridde sipiika Rebecca Alitwala Kadaga okulagira kalaani wa...

Aliwa alinawo ku ssente annewangulire

Tue, 01/10/2017 - 16:12

Maama ng’oyaka bulala! Weebale kusiima. Amannya go? Hilder Nambafu. Obeera wa? Mbeera Bulenga. Okola mulimu ki? Ndi musomesa omutendeke, asibuka e Mbale. Ani akuteekamu kaasi, anti ndaba oyaka...

Omubaka Nabillah addizza Ssemujju omuliro ku by’okukukuta ne Pulezidenti

Tue, 01/10/2017 - 16:12

OMUBAKA omukazi owa Kampala, Nabillah Naggayi Ssempala alumbye mubaka munne Ibrahim Ssemujju Nganda (Kira munisipaali) naye n’amulumiriza okuba ng’asisinkana pulezidenti Museveni enfunda eziwera wabula...

Amagye bagawadde obuwumbi 20 okulunda ente

Tue, 01/10/2017 - 16:12

GAVUMENTI eyongedde amagye obuvunaanyizibwa, bw’egakwasizza pulojekiti y’okulunda ente z’ennyama eziri ku mutindo ogwetaagisa mu katale k’Ensi Yonna. Mu pulojekiti eno, abalunzi bagenda kuguza amagye...

Enguudo n’ebyokwerinda babyongedde ssente

Tue, 01/10/2017 - 16:12

GAVUMENTI eteekateeka okulinnyisa omutemwa gwa minisitule y’ebyokwerinda ne minisitule ey’ebyenguudo mu bajeti y’eggwanga empya. Minisitule ey’ebyokwerinda egenda kwongerwa obuwumbi obusukka mu 376...

Minisita Janet Museveni ebibuuzo ebisooka abifulumya Lwakuna

Tue, 01/10/2017 - 16:12

MINISITA w’Ebyenjigiriza, Janet Kataha Museveni asuubirwa ku Lwokuna nga January 12, 2017, okufulumya ebyava mu bigezo bya PLE. Bino bye bigezo bya PLE, Muky. Museveni by’agenda okusooka okufulumya...

Pages