All Uganda news

Bukedde TV

Subscribe to Bukedde TV feed Bukedde TV
The most recent articles
Updated: 6 min 36 sec ago

Massa ateebye n’agumya Bannayuganda

Tue, 01/10/2017 - 16:12

Lwakusatu mu gw'okwegezaamu Cranes-Ivory Coast Ogwazannyiddwa: Cranes 3-1 Slovakia GGOOLO eyateebeddwa kapiteeni wa Cranes, Geoffrey Massa Uganda bwe yabadde ewangula Slovakia (3-1), emuwadde...

Omusajja angumiikirizza ate nga ye si mulwadde

Tue, 01/10/2017 - 16:12

NZE Nulu Nagawa,31 nga mbeera Gganda mu Wakiso. Mbadde mu bufumbo okumala emyaka musanvu. Wabula mu 2008 embeera z’obulamu bwange zaakyuka.Omukazi eyali omulamu obulungi nnatandika okujoogebwa endwadde....

Yiga okusoma obubaka obubeera mu ntunula y'omukazi

Tue, 01/10/2017 - 16:12

ENTUNULA y’abakazi etera nnyo okukyuka nga basinziira ku mbeera gye balimu. Bw’abeera mu mukwano atera okutunuza ensonyi n’essimbo so nga bw’abeera munyiivu ayinza okukusimba eriiso ekkambwe n’omamya nti...

Abawagizi abagenda e Gabon bali mu keetalo

Tue, 01/10/2017 - 16:12

Kkampuni ttaano ze zaakeesowolayo okutwala abawagizi ba Cranes okuwagira ttiimu mu mpaka za AFCON ezitandika nga January 14 mu kisaawe kya Stade d’Angondje mu kibuga Libriville nga Gabon yeeriga ne Guinea...

Enkyukakyuka mu UPDF; Gen. Katumba Wamala aggyiddwa ku buduumizi

Tue, 01/10/2017 - 16:12

Bya Cathy Lutwama Omukulembeze w’eggwanga era nga ye muduumizi w’amaggye ow’okuntikko Gen. Yoweri Kaguta Museveni akoze enkyukakyuka mu magye, mwakulizza n’okuwa emirimu ba ofiisa b’eggye ly’eggwanga...

Paasita ne mukyala we bakwatiddwa ku by'okutta omuntu

Tue, 01/10/2017 - 13:12

OMUSUMBA w’ekanisa ya Springs of Miracle esangibwa ku kyalo Ntokota ku nsalo eyawula disitulikiti y’e Lyantonde ne Rakai  akwatiddwa ne mukyala we  ku by’okutta omuntu. Paasita Wilfred Kizza (38) y’akwatiddwa...

Enkyukakyuka mu UPDF; Gen. Katumba Wamala aggyiddwa ku budduumizi

Tue, 01/10/2017 - 13:12

Bya Cathy Lutwama Omukulembeze w’eggwanga era nga ye muduumizi w’amaggye ow’okuntikko Gen. Yoweri Kaguta Museveni akoze enkyukakyuka mu magye, mwakulizza n’okuwa emirimu ba ofiisa b’eggye ly’eggwanga...

Amaduuka gakutte omuliro

Tue, 01/10/2017 - 13:12

Bya Francis Ssenjobe Ebintu bya bukadde bye byatokomokedde mu nnabbambula w’omuliro eyakutte obuduuka obusoba mu musanvu okumpi n’omuzikiti gw’e Kyaliwajjala mu munisipaali ya Kira mu disitulikiti...

Landiroodi ayokezza ebintu by’omupangisa gw’abanja emitwalo etaano!

Tue, 01/10/2017 - 13:12

Bya WASSWA B. SSENTONGO Poliisi ye Jagala mu Ggombolola y’e Gombe mu disitulikiti y’e Wakiso etaasizza landiroodi ku batuuze ababadde baagala okumugajambula. Kiddiridde landiroodi ono okwokya ebintu...

Abagenda e Gabon bali mu keetalo

Tue, 01/10/2017 - 13:04

Kkampuni ttaano ze zaakeesowolayo okutwala abawagizi ba Cranes okuwagira ttiimu mu mpaka za AFCON ezitandika nga January 14 mu kiwaawe kya Stade d’Angondje mu kibuga Libriville nga Gabon yeeriga ne Guinea...

Abasajja 2 bakaayanidde omulambo gw’omwana

Mon, 01/09/2017 - 22:11

OLUMBE olwasse omwana ow’emyaka ebiri luwemudde nnyina abadde amucangirako abasajja ababiri nga buli omu amumatiza nti wuwe. Gye byakkidde ng’omulambo bagukaayanidde ne guziikibwa mu ntaana bbiri ku...

USPA eronze Onyango ku ky'omuzannyi w'omwaka

Mon, 01/09/2017 - 19:11

Bannamawulire abasaka ag’emizannyo, abeegattira mu kibiina kya Uganda Sports Press Association (USPA) balonze Denis Onyango ku ky'omuzannyi w’omupiira ow’omwaka 2016 awatali na kuvuganyizibwa. Bino...

Abalangira n’abambejja batabukidde mu Kigango

Mon, 01/09/2017 - 19:11

Bya ASHRA F S. KASIRYE ABALANGIRA n’Abambejja batabukidde mu Kigango ne bawaanyisiganya ebisongovu n’okwesongamu ennwe. Babadde baagala okuggyamu omumyuka wa Ssaabalangira obwesige abamu ne bakisimbira...

Villa Jogoo ejojobezza Express Junior

Mon, 01/09/2017 - 19:11

Bya JOSEPH ZZIWA SC Villa Jogoo Junior Team 3-1 Express Junior Team EMBIRANYE wakati wa SC Villa Jogoo ne Express FC eranze kuva mu ttiimu enkulu n’etuuka ne ttiimu zaabwe ento. Kino kyeyolekedede...

Bujingo asoomoozezza basumba banne

Mon, 01/09/2017 - 19:11

Omusmba Aloysius Bujingo owa House of Prayer Ministries e Bwaise eggulo yayanjudde ssente zonna ze yakuhhaanya mu lukuh− haana lw’okuyingira omwaka nga December 31, 2016 nga yakuh− haanyizza 211,256,300/-...

Akwatiddwa n'ebigere by'ente ebibbe

Mon, 01/09/2017 - 19:11

Bya Martin Kizza  POLIISI e Nateete eriko Ssemaka gwe ggalidde oluvanyuma lw'okumusanga nga aliko ebigere by'ente eby'omusubuuzi omu byabye nga aliko awantu waabikukulidde.   Eyakwatiddwa...

Vision Group ewedde Uncle Money tiketi y'e Gabon

Mon, 01/09/2017 - 19:11

KKAMPUNI ya Vision Group, ewadde  Jackson Ssewanyana eyakazibwako erya Uncle Money tiketi y'okugenda e Gabon okuwagira ttiimu mu mpaka z'Afrika ezitandika ku Lwomukaaga. Gervase Ndyanabo akulira eby'ensimbi...

Omwana ky’akula alaba akitwala nga kikulu

Mon, 01/09/2017 - 19:11

Bya VIVIEN NAKITENDE ABAANA bayiga era ne bakoppa ebintu ebyo ebikolebwa abantu ababali ku lusegere, buli muzadde ky’okola ng’omwana alaba, akikwata bukusu era kizibu okukyerabira ate akitwala nga...

Muzzanganda asibye mugagga munne lwa ttaka

Mon, 01/09/2017 - 16:11

BYA AMON NSUBUGA OMUSUUBUZI Wilson Mukiibi Muzzanganda attunka ne Emmanuel Tamale (TAMUNA) lwa ttaka lya yiika 72. Amusibisizza era enkomerero ya wiiki agimaliddeko mu kkomera. Leero lw’azzibwa mu...

Pages