All Uganda news

Bukedde TV

Subscribe to Bukedde TV feed Bukedde TV
The most recent articles
Updated: 2 hours 23 min ago

Kabaka asasudde ebbanja ly'obukadde 27 ezaatwazizza Nnaalinnya Namikka e Luzira: Ayimbuddwa

Fri, 05/19/2017 - 18:41

Eggulo ku Lwokuna, Omumbejja Namikka yasuze Luzira oluvannyuma lw’okukwatibwa n’atwalibwa mu kkooti nga bamuvunaana okulemwa okusasula ensimbi ze yaggya ku bantu be yaguza ettaka ery’empewo. Bawannyondo...

Don Zella akatemye eyali muninkini we Big Eye: 'Omwana gw'okaayanira si wuwo, wa musajja mulala'

Fri, 05/19/2017 - 18:41

Big Eye atabukidde Don Zella ng’ayagala amuwe mutabani we Britton Mayanja ow’emyaka ena (4) Kyokka  Don Zella n'amuddiza omuliro bw'akamutemye nti omwana gw’ayita owuwe wa musajja mulala. Kino kiddiridde...

Gavt' ekalambidde ku ky'okusalako amasimu leero

Fri, 05/19/2017 - 18:41

Ekiragiro kya gavumenti ekyateekeddwaako omukono wa Minisita w’ebyempuliziganya Frank Tumwebaze kyalambise bwe kiti: Essimu zonna ezitawandiisiddwa zisalwako ku ssaawa 6:00 ez’ekiro ky’Olwokutaano...

Betway Powers ekansizza 5 okuttunka ne City Oilers mu nsero

Fri, 05/19/2017 - 18:41

Bya Fred Kisekka NGA kiraabu mu liigi y’eggwanga eya ‘Basketball’ zeesunga okutandika sizoni eno n'amaanyi, aba Betway Powers basabuukuludde abazannyi bataano bagiyambeko okutwala ekikopo. Abanjuddwa...

Boogedde aboomutawaana 3 abatulugunya abasibe e Nalufeenya: Baabano

Fri, 05/19/2017 - 18:41

Nalufenya alina abasajja basatu, abasinga okwesigibwa mu kutulugunya era abasibe abamu bwe bawulira ku mannya gaabwe, basobola n’okutobya empale wakati mu kutya. Bino bizuuliddwa omubaka Muwanga Kivumbi...

Obukodyo obukozesebwa okutulugunya abasibe e Nalufeenya

Fri, 05/19/2017 - 18:41

OBUKODYO BW’OKUTULUGUNYA OBUKOZESEBWA E NALUFENYA LIVERPOOL: Wano omusibe bamukwata omutwe ne bagunnyika mu mazzi enfunda nga 80 nga buli lwe bagunnyika, gumalamu eddakiika wakati w’essatu n’ettaano...

Kagina asabye Gavt. ku kuliyirira ettaka omuyisibwa enguudo

Fri, 05/19/2017 - 18:41

Okugenda mu kakiiko awerekeddwaako William Matovu, avunaanyizibwa ku kufuna ettaka mu bitundu we bagenda okuyisa enguudo ne Titus Kamya akulira ebyamateeka mu UNRA. Kagina ategeezezza akakiiko nti ofiisi...

Kagina asabye Gavt. ku kuliyirira ettaka omuyita enguudo

Fri, 05/19/2017 - 12:40

Okugenda mu kakiiko yawerekeddwako William Matovu avunaanyizibwa ku kufuna ettaka mu bintundu webagenda okuyisa enguudo ne Titus Kamya akulira ebyamateeka mu UNRA. Kagina ategeezezza akakiiko nti ofiisi...

Donald Trump bamutaddeko akakiiko kamunoonyerezeeko

Fri, 05/19/2017 - 12:40

Trump assiddwaako akakiiko akakulemberwa munnamateeka kafulu mu kuffeffetta ebyama Robert Swan Mueller III, eyaweereddwa obuvunaanyizibwa okunoonyereza ku nkolagana y’enkambi ya Trump ne Russia mu biseera...

Gav't egonzezza eby'okutwala abantu ku kyeyo: Bafunye obuweerero

Fri, 05/19/2017 - 12:40

GAVUMENTI ekoze endagaano n’amawanga ga Buwarabu agawerako enaasobozesa Bannayuganda okugendayo okukuba ekyeyo mu mbeera eyeyagaza. Kino kidiridde gavumenti okuyimirizakoa abakozi naddala abawala abakola...

She Cranes yeetegekera gwa kwegezaamu ne Malawi

Fri, 05/19/2017 - 12:40

She Cranes yatandise okutendekebwa ku Lwokubiri mu kisaawe e Namboole nga beetegekera empaka  za African Netball Championship ezigenda okuzannyibwa wakati wa June 24 ne 30 mu kisaawe ky’omunda ekya MTN...

Abazungu bajjanjabye abazannyi abaafuna obuvune ku bwereere

Fri, 05/19/2017 - 12:40

Abazannyi abasoba mu 70 be baakakaberwa obuvune mu nnaku ssatu. Baatandise ku Mmande okwebejja abazannyi okuva mu mizannyo egitali gimu okuli; Rugby, omupiira, netball, basketball n’okudduka nga be...

Okukuba ekyeyo e Buwarabu: Teri kuddamu kusasuza bagendayo ssente

Fri, 05/19/2017 - 12:40

BYA MARY NAMBWAYO Bino byayogeddwa omuwandiisi w’enkalakkalira mu Minisitule y'abakozi n’ekikula ky’abantu, Pius Bigirimana mu lukung'aana lwa bannamawulire ku Media Centre mu Kampala. Bigirimana...

Abooluganda lwa Kaweesi baagala Poliisi enoonyereze ku basirikale baayo: Bawanda muliro

Fri, 05/19/2017 - 12:40

OMUKOLO gw’okujjukira emyezi ebiri bukya Andrew Felix Kaweesi attibwa, gwabaddeko okwogerera poliisi ebisongovu ku ngeri gy’ekuttemu okunoonyereza. Abamu ku bakulembeze e Lwengo n’abooluganda lwa Kaweesi...

Sasha alangidde Big Eye obwenzi

Fri, 05/19/2017 - 12:40

‘‘KAMBITE, kambite mukwano ebya laavu mbikooye, Kambite kambite mukwano ebya laavu bintamye, Oh... ndifuna omulala, gyali owange eyantonderwa, Omutima gwange gumenyese omusajja gwe mbadde njagala byonkoze...

‘State House’ ekozesa amazzi ga bukadde 6 buli lunaku!

Fri, 05/19/2017 - 12:40

Kino ababaka abatuula ku kakiiko aka bajeti akakulirwa Amos Lugoloobi (Ntenjeru - North) baakitegedde Lwakusatu nga basisinkanye Minisita w’Ensonga Ezobwapulezidenti Esther Mbayo Mbalakubuza bwe yabadde...

Obwavu bwannemya omuwala ne bangoba ku buko

Fri, 05/19/2017 - 12:40

Mu 2016, nafuna omukyala ne mmwagala n’obulamu bwange bwonna kubanga yali wampisa, yasoma, muyiiya okwo kw’ossa obulungi bwe wamma nga toyinza kumubuusa maaso. Bwe yanzikiriza, twasalawo tukole amaka...

Omuwala yaganza mukulu wange ne mmwesonyiwa

Fri, 05/19/2017 - 12:40

Mu 2000 nasisinkana omuwala gwe nnayagala okuzaama. Mu kiseera ekyo twali tubeera Lukenke Mukibinge e Masaka. Twamala ekiseera nga tuli mu mukwano, era lumu ne tukkiriziganya tuigendeko e Nabugabo ku...

Mukyala wange tayagala kumunenya

Fri, 05/19/2017 - 12:40

Andrew Kiwanuka e Kiwololo Lwajje. Waliyo abantu nga tebaagala kubanenya era ng’okumunenya alaba ng’amuyombesa oba amuvuma. Embeera eno abasajja era n’abakyala bagirina. Abantu abasinga balowooza nti...

Pages